Wiiki ebaddemu essanyu ly'emidaali gya zaabu ebiri | ZUNGULU
Wiiki ebaddemu essanyu ly'emidaali gya zaabu ebiri [2] Uganda gy'ewangulidde e Tokyo mu Japan naye nga bw'oddako mu Uganda, ebireeta okukekejjana, okulumwa obugigi n'okwekanasa - n'ebimu nga bikusesa busesa n'obireka awo, tebibulayo nga bulijjo. Katulabe zungulu.