UMEME egamba bw’esasulwa ezaayo tejja kulwawo okwabuulira Uganda
Nga e kitongole ekisaasaanya n’okutunda amasannyalaze ki UMEME kisemberedde okumekkereze endagaano yaakyo ne Uganda, kirina esuubi nti obutasukka mwezi guno gavumenti egya kuba efunye ensimbi ez’okukiliriyira olw’ensimbi ze kizze kiteeka mu kampuni eno.Webogeredde bino nga palamenti yakakkiriza gavumenti okwewola obuwumbi 700 okugenda okuva ensimbi ezinaaliyirira UMEME, kyokka nga singa tebakikola mu budde endagaano egamba uganda eba esemberedde okugattako n’amagoba ku zeerina okusasulaAyogerera ekitongole kino Peter Kaujju atugambye nti bbo baakusigala nga bakola mirimu gyabwe okutuusa ku lunaku olusembayo.