SSENTE Z’OMUGGALO: Gavumenti egamba 87,603 bokka bebatannafuna
ABA Minisitule y’ekikula ky’abantu batubuulidde nti enteekateeka ey’okugaba ssente eri abali mu bwetaavu ekyaliko. Abantu 501,107 be baategekebwa okufuna emitwalo 10 buli omu- olwaleero werutuukidde, nga abaakazifunako bali 413,000 n’okusobamukko