SSAAMATIDDE NSALA YA KKOOTI: Nyazi ajulidde ku buwanguzi bwa Muhammad Nsereko
Muna NUP Fred Nyanzi Ssentamu ategezeeza nga bwagenda okwekubira endulu mu kkooti ejuulirwamu. Kino kiddiridde Kkooti enkulu mu Kampala olunaku lw'eggulo kugoba omusango gweyawawabira Muhammad Nsereko n'akakiiko k’ebyokulonda nga abavunaana okuvuluga ebyava mu kalulu, nga ategeeza nga Nsereko bweyawangula mu bukyamu