RHODA KALEMA: Yiino endowooza ye ku ky’abayizi okusoma nga bali mbuto
Omu ku bakyala abasooka okukiika mu lukiiko lw’e Ggwanga olukulu, Rhoda Kalema agamba awagira ekiteeso ky’omulabirizi w’e Mukono, eky’obutakiriza baana bali mbuto mu massomero okutuuusa nga bamaze okuzaala. Rhoda Kalema ng’ono yaliko n’eminisita mu Gavumenti ezaayita wamu neya Museveni, agamba abaaana abali embuto nebwebanakirizibwa mu masomero kigya kubakalubiriza okusoma nga kisingako okusooka okusigala ewaka.