OMWANA EYAZIIKIBWA EKIRO: Maama we akukkulumidde poliisi
Waliwo omukyala eyafiirwako omwana mu ngeri etategeerekeka akukkulumidde Poliisi y’ensangi nga agamba emusaba ssente emitwalo 50 okuziikula omulambo gwekebejjebwe zaatalina. Abakulu mu poliisi basabye omukyala ono obutageza kuwaayo ssente n’eemu.