OMUZANNYO GW’EBIKONDE: Omukongo Nelson Magala atuuse okwabika ne Ssebyala
Omuzannyi w'ebikonde munnansi wa Congo Nelson Mangala atuse mu ggwanga nga yetegekera okuttunka ne Munnayuganda Medi Kabona Ssebyala sabiti eno. Abazannyi abalala abasoba mu 20 nabo bagenda kubeera mu nsiike era Ken De Mixco agenda kutunka ne Miiro Ronald, General Sensor agenda kutunka ne Richard Tansala n'abalala.