OMULIRO MU INDUSTRIAL AREA: Motoka y’amafuta eyidde, waliwo abalumiziddwa
Kitegerekese nga bwewaliwo omuliro okugutte mu Industrial area wano mu Kampala ku materekero ga mafuta aga Vivo Energy . Poliisi y;'abazimyamwoto eyitidwda bukubirire okwenganga omuliro guno . Poliisi tenakiriza bannamawulire kusembera kumpi nekifo kino , naye nga waliwo ambulance ezirabiddwako nga zitwala abantu mu malwaliro ekyokeka nti oba olyawo waliwo abalumiziddwa.