Omubiri gwa Florence Babirye eyafiira mu musisi eyayita mu Turkey gukomezeddwawo ku butaka
Omubiri gwa munayuganda Florence Babirye eyafiira mu musisi eyayita mu gwanga lya Turkey gukomezeddwawo ku butakka. Babirye yali yaziikibwa mu gwanga lya Turkey kyokka gavumenti yakuno nesaba ono aziikulirwe akomezebweewo kuno. Ono aziikidwa ku biggya bya ba jjajaawe ku kyalo Kibanyi mu gombolola ye Ndagwe mu district ye Lwengo.