Okuzaalira mu bamulerwa, e Kaabong kwettanirwa nnyo olw’emiwaatwa mu by’obulamu
Ekimu ku kusomooza okukyasinze okulabikira mu disitulikiti ye Kaabongo bye byobulamu naddala eri abakyala abazaala, nga kino kiva malwaliro okubeera ewala ennyo.Olwakabiga kano,tukitegedde nti bamulerwa bebafuuka abasawo abataasa abakyala abazaala, era nga eno basinzibwa businzibwa.Barbra Nalweyiso bweyakayaddeko mu bantu be Ik abasangibwa e Kaabongo yalondodde ensonga eno.