OKUTUNDA OMWANA: Basatu basimbiddwa mu kkooti
Abasajja babiri nga omu musawo , omulala nga musuubuzi akolera mu ggwanga lya South Sudan, baguddwako emisango omuli okugezaako okukusa omwana ow’emyezi esatu nekigenderrwa eky’okumutunda mu ggwanga lya South Sudan ,saako okwekobaana okuza omusango. Bano emisango gibaguddwako wamu n’omukyala nga kigambibwa nti naye bino yabibaddemu