OKUTEBENKEZA MASAKA: Karema eyali mbega ku gwa Obote awadde amagezi
Wakyaliwo ebibuuzo bingi ebyebuuzibw aku ttemu erimaze ekiseera nga lisuza bannamasaka nga tebeebase. Muno mulimu abali embaega w'ettemu lino , ebigendererwa byabwe , okulemererwa kw'abakuuma ddembe okwengangirawo ettemu lino nebirala. Twogeddeko ne Dr Nathan Karema eyenganga ekizibu kyekimu mu myaka gye'kinaana mu gavuymenti ya Dr Appolo Milton Obote natubuuliramu bwalaba ensonga eziri e Masaka n'emiwaatwa egyetaaga okuziba