OKUTEBENKEZA DR CONGO: Ddala amagye g’omukago ganaayamba?
Wakyaliwo okwebuuza oba nga eky'amawanga ga East Africa okusindika amagye mu buvanjuba bwa Dr Congo kinayamba okumalawo obunkenke obumaze ebbanga eddene mu ggwanga lino . Kenya yasindise dda amagye mu ggwanga lino nga ne Uganda eyolekedde okusindika ebibinja bibiri.