OKULONDOOLA PULOJEKITI ZA: GAV’T Minsita Ogwang leero asiibye KaliroV
Minisita omubeezi alondoola ensimbi za gavumenti Peter Ogwang agamba nti kuwandiikira ebibiina byobwanakyewa okwekaanya ensonga ya nayikonda ezismibwa e Kaliro, anti abakozi ba gavumenti bamala ne bazesibako nti za gavumenti mu kawefube wokubulankanya ssente z'omuwi w'omusolo.