OKUKECULA ABAKAZI MU MBUGO: Abakulembeze bali mu kusala ntotto
Ababaka okuva mu mawanga agenjawulo abeetabye mu lukungaana lwokusala entotto ku kumalawo okukecula abakyala mu mbugo, bategeezezza nga bwekyetagisa okuteeka ssente eziwera mu kampeyini eryanyisa omuze guno. Bano bavudde mu mawanga agenjawulo mu mawanga ga East Africa, era nga olukungaana luli ku Speke Resort e Munyinyom.Kitegerekese era nga omuzze guno bwegweyongear ennyo mu biseera eby'omuggalo mu mawanga agenjawulo naddala mu bitundu gyebagukkiririzaamu.