OKUKEBERA COVID-19: Gav’t yeddizza obuvunaanyizibwa ku bayingira eggwanga
Gavumenti etegeezezza nga bweyeddiza ekyokukebera Covid-19 abantu bonna abava e bweru weggwanga okujja kuno ,nga kitandika nabo abayitira ku kisaawe ky'ennyonyi Entebbe. Okukebeera kuno nga kwabuwaze kuviiriddeko ne Gavumenti okukendeeza ku nsimbi ezisasulwa abalina okukeberebwa, okuva ku ddoola 65 nezidda ku ddoola amakumi asatu