Okuggya Buganda ku mmaapu
Obwakabaka bwa Buludde ddaaki nebuvaamu omwasi ku nsonga y'okufulumya maapu ya Uganda ng'ekitundu kya Buganda tekiriiko era nga kirambikiddwa mu ngeri ndala. Okusinziira ku minisita w'ebyamawulire Israel Kitooke kino kyakwennyamira wabula nga tekijja kujja Buganda ku mulamwa.