OKUFUNZA OLUGUUDO: Poliisi erabudde ab’ebibanda bya mmotoka
RCC w’e Nakawa Shiekh Kasim Kamugisha baliko ebiragiro byebayisiza eri ab’ebibaanda by’emotoka [bond] e Kyambogo ng’emu kungeri y’okwewalamu akalipagano k’ebidduka wamu n’okukendeeza obubenje ku luguudo ku luguudo luno kwosa n’okulwanyisa obumenyi bw’amateeka mu kitundu kino. Okusinziira ku Kamugisha, obubenje bunji mu kitundu kino buva ku bakitunzi b’emotoka abasimba emotoka zebatunda mu kitundu ky'oluguudo ekiruviirako okufunda.