OGW’OKUTTA KATANGA: Molly Katanga kkooti n’era emugaanye okweyimirirwa
Kkooti enkulu mu Kampala era ezeemu okugaana Molly Katanga okweyimirirwa , nga guno mulundi gwakubiri nga esalawo bweti.Molly avunaanibwa emisango egyekuusa ku kutta bba Henry Katanga omwaka oguwedde.