OBUYAMBI ERI POLIISI: Poliisi ya germany ewadde eyaakuno pikipiki 14
Akulira eby'obufuzi mu Poliisi Asan Kasigye akakasiza bannayuganda nga bwewagenda okubeera n'obukuumi mu biseera byennaku enkulu.
Kasigye bino abyogedde akwasibwa Pikipiki 14 eziweereddwayo Poliisi ye Germany eri eyakuno.
Kasingye agamba nti Pikipiki zino zakuyamba Poliisi ekwatagana nokunoonya obujuzi ku misango.