MUSEVENI ASIIBYE BUYIKWE : Ab’amakkolero abasuubizza amasanyalaze ku bbeeyi eya wansi
Pulezidenti Yoweri Museveni akakasiza bananmakkolero e Buyikwe nga gavumenti bwegenda okukola kyona ekisoboka okulaba nga bafuna amasanyalaze ku beeyi eyawansi .
Museveni bino abyogedde aggulawo kkolero lya tiles mu munisipaali ye Njeru mu disitulikiti ye Buyikwe.