Mu mpaka z’amasaza ttiimu ya Buddu ne Kyaggwe zisuze bulindaala
Ttiimu z'amasaza Buddu ne Kyagwe zisuze bulindaala okwambagana mu mupiira ogwakamaliriz ogwempaka z'amasaza ogwakakasiddwa nti gwakuyindira mu Kisaawe e Namboole Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akunze bannayuganda okujja mu bungi okwetaba mu mupiira guno ogusuubira okuba ogwebbugumu ennyo