MMOTOKA Z’EMPAKA: Possiano Lwakataka yeetisse eze kaliro
Empaka za Kaliro sugar Rally ezitegekeddwa mu bitundu bya Busoga zikomekerezeddwa olwaleero nga Ponsiano Lwakataaka aziwangudde nadirirwa Hassan Alwi. Sam Mpoza yabadde azigoberera katuwe ebisingawo.