Maj Gen Katsigazi aliko ebiragiro byayisizza okulungamya ebireekaana
Amyuka aduumira poliisi muggwanga Maj. Gen. Geoffrey Katsigazi Tumusiime alagidde abakulu mu poliisi mu bityundu ebyenjawulo okuteeka eteeka erilungamya ebiwogana munkola kubanga abantu bayitiriza okukuba embeekulo ate waliwo bebamalako emirembe.Kyoka asabye bannauganda okwongera okubeera ku bwerinde eri obutujju, ng'agamba nti wabaddewo okulegeya .