Kkooti egobye ogwa Fred Nyanzi ku kya Kampala Central
Kkooti enkulu mu Kampala egobye omusango ogwawabwa Fred Nyanzi Ssentamu owa NUP nga agamba nti yawangula mu bukyamu. Kkooti etegeezezza nti ono teyamuwa biwandiiko bimuvunaana nga amatteeka bwegalagira