ENTEEKATEEKA Z’OKUSINZA E NAMUGONGO: Poliisi enywezezza y’ebyokwerinda
Poliisi etegeezezza nga ebyokwerinda bwebitandise okumyumyula ku biggwa byabajulizi e Namugongo n’ebitundu ebiriranyeewo okulaba nga emikolo gino gitambula bulungi. Omwogezi wa Poliisi Fred Enanga atubuulidde nti basuubira abalamazi abali eyo kakadde kalamba ku biggwa bino