ENKUBA EFUNDEMBA: Esudde essomero, omusomesa afudde
Abayizi 77 bali mukujjanjabibwa mu ddwaliro ly’e Nebbi oluvanyuma lw’okukubwa laddu akawungeezi k'eggulo bwe baabadde battunka mu mpaka z’okubaka n’okusamba akapiira.Mu balala akakubiddwa laddu kuliko omusomesa nga ye akyaali mu mbeera abi.