EMPAKA ZA UGANDA CUP:Express yadyesanga ne Villa
Empaka za Uganda Cup zakudamu okutojera nga abiri mulumu ne abiri mumuzanvu omwezi guno oluvanyuma lwa lwattimu amakumi assatu mu e bbiri ezisigaddemu okukwata obululu olunaku lwaleero.Mu bululu obukwatiddwa ku kitebe kya FUFA, Express FC yakusamba omuwanguzi wakati wa Villa ne Super Eagles, ate banantamweggwa be,mpaka zino aba vipers bazanye Kalongo FC singa banawangula egggolu lyebalina ne Kigezi home Boys.