EMPAKA Z’EBIKONDE: Owen Kibira azzeeyo mu lw’okaano mu z’okusunsulamu
Omuzanyi wa ttimu y'egwanga ey'omuzannyo gw'ebikonde Owen Kibira asazewo adeyo mu lw'okano lw'empaka za national open mwebasunsullira abazannyi ba ttimu y'eggwanga nekigendererwa eky'okukyusa obuzito mwabadde azanyira.Ono abadde mu kifo ekisooka mu buzito bwa kilo 69 kati ayagala kwongezako ku buzito azanyire mu kilo 71.