EMPAKA Z’EBIKONDE: 26 bebagenda okuttunka omwezi ogujja
Abazannyi b'ebikonde abasoba mu Makumi abiri bebagenda okubeera mu nsike nga 26 omwezi ogujja mu lulwana olutumiddwa Ramble in Kampala. Eyaliko emunnyenye mu muzannyo ogw'ebikonde Kasim the Dream Ouma Ono nga asinzira mu ggwanga lya America naye akakasizza okubeera mu mpaka zino ezigenda okuyindira e Lugogo ku Cricket oval