EDDWALIRO LY’E KAMUKIRA: Amyuka kalisoliiso yeewuunyizza enkola y’abasawo
Kalisoliiso wa gav’t agamba nti abali b’enguzi n’abbabi ba ssente za gav’t oluusi baba bazibu okukwata kubanga bakuguse mu kukola ddiiru z’obubbi nga tebalesse wadde omukululo oguyinza okukutuusa mu buufu bwabwe.
Kamya ayagala abantu beegatte bayambeko gav’t okulwanyisa enguzi. Yabaddeko e Kapchorwa mu misinde egyategekeddwa okukubiriza bannansi okwenyigira mu nsonga ezibakwatako.