EBIKUJJUKO BYA PAASIKA :Poliisi esabye bannayuganda okuba obulindaala
Poliisi esabye bannayuganga okuba obulindaala mu bikujjuko bya paasika byegamba nti byeyambisibwa nnyo abamenyi b'amateeka Amyuka omwogezi wa poliisi Clair Nabakka agmaba nti bamyumyudde ebyokwerinda okulaba ng'ebikujjuko biggwa mirembe Nabakka era asabye abategesi b'ebivvulu okugoberera ebiragiro ebiteereddwawo poliisi.