DR. PAUL SSEMOGERERE: Wabaddewo okumusabira mu maka ge e Lubaga
Monsignor Charles Kasibante asabye bannabyabufuzi abatawa bannaabwe mwaganya kubaako kyebakola nebabatuntuza balabire kwebyo omugenzi Paul kawanga Ssemogerere byazze akola mukisaawe ky’ebyobufuzi wabeeredde omulamu. Omubiri gw’omugenzi Paul semogerere olwalero guletedwa mu makka ge okusabira omwoyogwe mumissa etegekeddwa eklezia nga kukulembedwamu ssabasumba we essaza ekulu elye kampala Paul semogerere.