CANON MOSES BANJA: Ebitonotono ebimukwatako
Yazaalibwa 20Th October 1964 E Nakabugo-Bbira Busiro Yakkiriza Yesu Nga Omulokozi Nga 3Rd December 1989 Yafuna Eddaala Ly’obubuulizi Mu 1998 Alina Ddiguli Mu By’eddiini Okuva Ku Yunivasite E Makerere Mufumbo Ne Canon Prof. Olvia Nassaka Banja Balina Abaana Basatu Canon Banja Mu Kiseera Kino Ye Ssaabadinkoni W’obudyankoni Bw’e Luzira.