BESIGYE NE MUKAAKU: Kkooti egaanye eby’okubeeyimirira, ebazzizzaayo ku alimanda,
Munna FDC Dr. Kizza Besigye azziddwayo ku alimanda oluvannyuma lwa kkooti esookerwwako ku Buganda Road okugaana okusaba kwe okweyimirirwa.
Omulamuzi wa kkooti eno Asuman Muhumuza ategeezezza ngi talina bukakafu nti Besigye taddemu kwenyigira mu misango gyegimu singa amukkiriza okuyimbulwa ku kakalu ka kkooti .