BBEEYI Y’EBINTU EYEEKANAMYE: Ababaka baagala gavumenti esale ku misolo
Palamenti esabye gavumenti okukendeeza emisolo egyigyibwa ku by’amaguzi omuli Sabbuuni, omunnyo ne butto, okusoboola okukendeeza ku bbeeyi yabyo eyeekanamye. Wabula mu kiwandiiko ekisomeddwa minisita omubeezi ow'ebyobusubuuzi, Harriet Ntabaazi agambye nga okulinya kw'ebyamaguzi bwekitali kizibu kya Uganda yokka.