BASULIRIRA KUGOBWA KU TTAKA: E Kassanda ne Butambala waliyo abeekubidde enduulu
Waliwo abatuuze ku byalo mukaaga e Kassanda abasula ku tebuukye oluvanyuma lw'okutegeezebwa okwamuka ettaka kwebawangaalidde ebbanga. Bano basobeddwa era nga baagala beekikwatako babadduukirire. Ne Butambala nayo waliyo abatuuze mu ggombolola ye Bulo abatuulo obufo olwensonga z'ezimu ezettaka.