BANNAYUGANA MU BUWARABU : Omubaka Nkunnyingi agamba nti bangi bakonkomaliddeyo
Minisita ow’ekisiikirize avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru wa Uganda Muwada Nkunyingi nga bali wamu nga oluda oluvugnay mu palamenti bagenda kuteeka gavumenti kuninga okulaba nga ekola ekisoboka esobola okuza kuno abamu ku bannuganda abatubiridde mu mawanga g’abawarabu nadala Dubai nga n’abalala bali mu makomera. Ono okwogera bino abadde kyajje ade kuno okuva e United Arab Emirates g’abawarabu okulondoola abamu ku bannauganda abawangalira mu mawanga gano, ono agamba nti embeera abamu gye balimu yenyamiza nga n'ebiwandiiko ebibatambuza babibajjako.