Bannaddiini boogedde ku ngeri okulonda ssaabasumba gyekikolebwa
OKUSINZIIRA ku bamanyi eby’ekeleziya bwe bitambula, Paapa yalina obuyinza obw’enkomeredde okulonda omusumba mu ekeleziya - wabaawo emitendera mingi ebiyitibwamu nga Paapa tannaba kulonda linnya lya muntu alina ebisaanyizo era nga bwe kigenda okuba gyebujjako eyo bw’anaaba alonda omuntu anaddirawo Dr. Cyprian Kizito Lwanga