Ataakula! Banabbosa anyumya ku lunaku lwe yajja mu Kampala
Okuggya mu kibuga Kampala ensangi zino kintu kyabulijjo, wabula mu mirembe egyedda abantu beesunganga nnyo okutuuka mu kibuga kino Mu Ataakulaba olw’aleero tureese Teddy Nabbosa ng’anyumya omulundi gw’eyasooka okujja e Kampala nga n’engato zeyayambala kwolwo zaali neyazike.