Abawagizi ba Ruto babinuka masejjere, ababaka boogedde
Abawagizi ba Willima Ruto babinuka masejjere okwetolola eggwanga lya Kenya oluvanyuma lwa kkooti ensukulumu okukakasa obuwanguzi bwe mu kalulu k'omukulembeze w'eggwanga akaaliwo omwezi oguwedde Yo poliisi yakuno etegezezza nga bweri obulindaala ku byokwerinda byensalo za Uganda ssinga wabaawo embeera eva mu nteeko ku muliraano olw'ebyo ebisaliddwawo kkooti.