ABASAWO ABASOMA NGA BATENDEKEBWA: Giigino emirimu gye bakola mu malwaliro
Abasawo abatendekebwa bali kitundu ku byobujjanjabi mu ggwanga naddala mu malwaliro ga gavumenti. Kitebeerezebwa nti bano bakola emirimu egiweza ebitundu 80 ku kikumi mu malwaliro agenjawulo. Tutunuulidde bano byebakola