Abalina endwadde ez’amaanyi mufune ddoozi ey’okusatu - Gavumenti
Minisitule y'ebyobulamu etegeezezza nga eggwanga bwerigenda okuggulwawo mu butongole mu January w'omwaka ogujja, wadde nga namba y'abakwatibwa ekirwadde ki COVID-19 yeeyongedde mu wiiki gyetwakakuba emabega. Dr Ruth Aceng agamba nti okusalawo kuno kwesigamizibwa ku maanyi Uganda getadde mu kulwnayisa ekirwadde kino, wakato mu kusomoozebwa.