ABAKUBIDDWA AMASANNYALAZE E BUSIA: Musanvu basiibuddwa, babiri bakyaliyo
Abantu musanvu ku abo omwenda abakubiddwa amasanyalaze mu kitundu kye Busia, basiibudwda nga kati wasigaddeyo babiri. Kinajjukirwa nti bano babadde kuminabiri naye basatu nebafa.Abalwadde bano bali mu ddwaliro lya Busia Health center IV.