Abaana bangi bali mu malwaliro lwa njala e Karamoja
Omuwendo gw'abaana abatwalibwa mu malwaliro e Napak okufuna obujjanjabi nga bakonzibye gweyongedde nga obuzibu buvudde ku njala ani amuwadde akatebe eyagwa mu kitundu kino ne karamoja okutwalira awamu.Abasawo bagamba nti abaana abafuna obuzibu obw’okukonziba ne bwebatereera mu maaso obwongo bwabwe tebusigala kyekimu. Tubaddeko mu malwaliro abiri mu disitulikiti ye Napak.