ABAALONDEBWA MUSEVENI: Byabasaija ne Katsigazi basunsuddwa leero
Maj Gen. Geofrey Katsigazi Tumusiime eyalondeddwa ku bumyuka bwa ssenkulu wa polisi Olwaleero asunsuddwa akakiiko ka apalamenti akatunula mu bantu omukulembeze w'eggwanga b'aba awadde obuvunanayizibwa. Ono agamba nti wadde munnamagye waakugoberera amateeka agatwala poliisi mu buvunaanyizibwa obwamuweereddwa Akulira ekitongole ky’amakomera Johnson Byabashaija naye asunsuddwa akakiiko kano oluvanyuma lw’endagano ye okuzibwa obujj