‘Tusuze bulindaala’ banna-NRM beetegekedde olw’enkya
Mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo bannakibiina ki NRM basuze beetegefu okwetaba mu kamyufu.Wabula ebyokwerinda binywezeddwa mu bitundu awasuubirwa efujjo era abakulembeze baayo balabudde bannabyafuzi abasuubira okuleeta efujjo.