“Ssente ssi za kibiina” Bba wa Barbara Nekesa atangaazizza ku ssente ezabbibwa
Omusubuzi Suleiman Mafabi Lumolo ono nga ye mwami w’omubaka wa Uganda e South Africa Barbra Oundo Nekesa avudeyo nategeza nti sente ezabbibwa okuva mumaaka gabwe zali zize nga omuntu ssosi za kibiina kya NRM nga bwekyogerwa. Lumolo nemukyala we Nekesa babadde mukwebaza katonda okukuuma obulamu bwamukyalawe mu disitulikiti ye Busia.