Omuvubuka e Nsangi afumise taata n’omwana; omwana afudde
Waliwo omuvubuka e Nsangi, avudde mu mbeera n'afumita taata ne muwala we owemyaka munaana ebiso okukakkana ng'omwana afudde.
Poliisi etubuulidde nti ono emukutte era ng'okusinziira ku bye yakazuula ono yabadde awoolera olw'olubuto lw'omuwala gwe yali ayagala okugggyibwamu.