OKWETEGEKERA NAMUGONGO: Kwaya y’e Fortportal ewawula maloboozi
Emikolo gy'e Namugongo tegisobola kutambula bulungi nga tekuli kwaya erya mu ndago.
Ku mulundi guno ab'essaza lye Fortportal bebategesi era bakola buli ekisoboka okulaba nga buli kimu kigenda bulungi, wadde nga akadde babadde nakatono.